Nvannungi I
Akasooka Kwana mingi naye wesige mitono
-
- $6.99
-
- $6.99
Publisher Description
Mu kitabo kino, Nvannungi, omuwandiisi atunyumiza olugero olulaga okwagala
wakati wa Nvannungi ne munne Katikaluyiira, okwababonya bombi. Kasattiro,
taata wa Nvannungi, yayagala muwalawe afumbirwe mutabani wa nnaggagga
naye omuwala nagaana ekyatuusa Katikaluyiira mu kkomera.
Omuwandiisi Takoma ku mukwano gwababiri gwokka wabula atuwa ebyokuyiga
ebiyinza okutuyamba mu biseera ebbitali bimu. Gamba ngomutima omulungi
ogulumirwa abalala okulabira ku Namwandu Ssizoomu ataazaala ku mwana bwe
yatuukiriza obuvunanyizibwa bwokulabirira nokukuza katikaluyiira namufuuliira
ddala owolulyo lwe.
Ekitabo kinno kisaanide okusomwa abavubuka nabakadde mungeri yemu.