Nvannungi  2 Nvannungi  2

Nvannungi 2

    • ¥650
    • ¥650

発行者による作品情報

Mu katabo kano Nvannungi Akokubbiri omuwandiisi ayongeera
okutunyumiza ebizibu byabagalana, Nvannungi ne Katikaruyiira, bye bayitamu mubanga erye myaka enna nga buli omu tamanyi munne gyali.Kakulombojjera enaku nobuvumu Katikaluyiira bye yayitamu mu komera nengeri gye yasimatuka emigo gyentaana. Era nekikulaga munne Nvannungi enaku nobuguminkiriza bye yayitamu nga kitawe amuwenja amugyemu olubuto. Ebizibu binno byonna babivunnuka nebaddamu okufuna essanyu;kuba baalina omutima omwagazi,oguwuliriza, era ogutawolera ggwanga.Omuwandiisi ayongera okutulaga nti amaanyi tegalya; labira ku mutima
ogwawamu abantu olubatu abe Kanyoggoga gwe bakozesa okusobola
okweddiza ekizinga kyabwe Ssemagumba kye yali ayagala okweddiza.Takoma awo atuzaako emabega natulaga abantu be Kanyoggoga engeri gye bakuumamu ebyobuwangwa byabwe.Njagaliza yenna anaasoma akatabo aleme kunyumiirwa kyokka naye yezuulire zawabu webirowoozo, empisa,amagezi, nokwagala.

ジャンル
小説/文学
発売日
2012年
10月17日
言語
SW
スワヒリ語
ページ数
138
ページ
発行者
Xlibris US
販売元
AuthorHouse
サイズ
1.5
MB